Ensuula 3

1 Temubbanga begeresya bangi, bagande bange, nga mumaite nga tulisalirwa omusango ogusinga obunene. 2 Kubanga mu bingi tusobya fenafena. Omuntu yenayena bw'atasobya mu kigambo, oyo niiye muntu eyatuukiriire, asobola okuziyizia era n'omubiri gwe gwonagwona. 3 Naye bwe tuteeka ebyoma eby'embalaasi mu minwa gyagyo kaisi gitugonderenga, tuyinza okufuga emibiri gyagyo gyonagyona. 4 Bona, era n’amaato, waire nga manene gatyo, era nga gatwalibwa empewo egy'amaanni, enkasi entono einu niiyo egabbinga yonayona omugoba gy'asiima mu kutaka kwe. 5 Era n’olulimi lutyo niikyo ekitundu ekitono, ne lwenyumirizia inu. Bona, emisaale emingi egyenkaniire awo okwokyebwa akasyo akatono katyo. 6 N'olulimi musyo: ensi ey'obubbiibi mu bitundu byaisu niilwo lulimi, olwonoona omubiri gwonagwona, era olukoleezia olupanka lw'ebitonde byonabyona, era olukoleezebwa Geyeena. 7 Kubanga buli ngeri ey'ensolo n'enyonyi n'ebyewalula n'ebyenyanza bifugika era byafugiibwe abantu: 8 naye olulimi wabula muntu asoboka kulufuga; bubbiibi obutasoboka, lwizwire obusagwa obwita. 9 Olwo niilwo tutenderezesya Mukama waisu niiye Itawaisu; era olwo niilwo lwetulamirya abantu abaakoleibwe mu kifaananyi kya Katonda: 10 mu munwa gumu niimwo muva okutendereza n'okulama. Bagande bange, ebyo tekibigwanira kubba bityo. 11 Ensulo ekulukuta amazzi amalungi n'agakaawa mu liiso erimu? 12 Omutiini guyinza, baganda bange, okubala ezeyituuni, oba omuzabbibu okubala ettiini? So amazzi ag'omunnyo tegayinza kuvaamu malungi. 13 Ani alina amagezi n'okutegeera mu mmwe? Alagenga mu mpisa ennungi ebikolwa bye mu magezi amawombeefu. 14 Naye bwe muba n'obuggya obukambwe n'okuyomba mu mutima gwammwe, temwenyumirizanga so temulimbanga okuziyiza amazima. 15 Amagezi gano si ge gakka okuva waggulu, naye ga mu nsi, ga buzaaliranwa, ga Setaani. 16 Kubanga awaba obuggya n'okuyomba, we waba okutabuka na buli kikolwa ekibi. 17 Naye amagezi agava waggulu okusooka malongoofu, nate ga mirembe, mawombeefu, mawulize, agajjudde okusaasira n'ebibala ebirungi, agatalina kwawula, agatalina bunnanfuusi. 18 Era ekibala eky'obutuukirivu kisigibwa mu mirembe eri abo abaleeta emirembe.